Zex Bilangilangi - Ntya (Official Video) ft. Winnie Nwagi

ZexBILANGILANGIVEVO
ZexBILANGILANGIVEVO
Published on 10.03.2023

Love is in the air as Zex teams up with the Beautiful somg bird Winnie Nwagi

Follow Zex Bilangilangi:
https://www.facebook.com/Bilangilangi
https://www.instagram.com/zex_bilangilangi/
https://www.tiktok.com/@zexbilangilangi
https://twitter.com/ZexBilangi

Lyrics:
Intro
Nakulaba ku kyesuubo nerabira balance
Bulungi bwo bwampuunza
Gwewawonya synas
Waloba nge’Embuzi lu loleee
Nali nyambade kinu uuu
I wanna take it slowlyyy | can I talk to you
Bridge
My baby bulungi bwo kaalala busana mu insurance
Kiwato Kyo bwekyonyoola nze ndaba belingi
Oyogera nga ayimba your body magnificent
Amanyo nga meeru nyo okozesa tooth paste ki?

(Zex)
Chorus
Bweziba sente
Oyagala nsindike ntya?
Oyagala nkimale ntya?

Bweba motoka
Oyagala efanana etya?
Oyagala njivuge ntya?

(Winnie Nwagi)
Hmm Bweziba sente
Niagala osindike mpya
Ye ogenda kimara otya?
Bweba motoka
Njagala range rover ate nga njivuga nkya

Verse 1 (zex)
Nalaba history ku insta ne Snapchat
Nga bandaga baby gwe oli ku ba top chat
Nafuna reason enkubisa ka screenshot
Kuba wali okubye ziri zi flat stretch pants
Eh eh
Ma phone had to restart
Kuba obulungi bwo nze bwankuba straight punch
Enkondo zo nazilaba ku tik tok
Red top nga oyambade ne mini-skirt
Bridge
Ma baby obulungi bwo kaalala busana mu ensurance
Kiwato Kyo bwekyenyola nze ndaba belingi
Oyogera nga ayimba
Your body magnificent
Amanyo nga meeru nyo-okozesa toothpaste ki?

(Zex)
Chorus
Bweziba sente
Oyagala nsindike ntya?
Oyagala nkimale ntya?

Bweba motoka
Oyagala efanana etya?
Oyagala njivuge ntya?

(Winnie Nwagi)
Hmm Bweziba sente
Niagala osindike mpya
Ye ogenda kimara otya?
Bweba motoka
Njagala range rover ate nga njivuga nkya

Verse 2 Winnie Nwagi

Ma body ma body gooood
U love the way ma move
I wish u I wish u could
Ee nyammy eh nyammy me
Baby eyo genpitira genpitira
Bangi banepikira bepikira
Mukwano abo babuluusa besudiya
Kubanga nayitirira yitirira

Intro
Baloba ga mbuzi ku looleeee
Nali nyambade kinu uuu
I wanna take it slowly can I talk to you uuu
My baby bulungi bwo kaalala busana mu insurance
Kiwato Kyo bwekyonyoola nze ndaba belingi
Oyogera nga ayimba your body magnificent
Amanyo nga meeru nyo okozesa tooth paste ki?

#Ntya #Zex #WinnieNwagi

http://vevo.ly/xLGDfj

Runtime 00:03:24

Zex, Bilangilangi, Ntya, (Official, Video), Music, World, Beat,

COMMENTS: 357